1 / 106

You put it on the table.

A helpful assistant for learning phrases in different languages. Includes translations and pronunciation guides for various everyday scenarios.

skoester
Télécharger la présentation

You put it on the table.

An Image/Link below is provided (as is) to download presentation Download Policy: Content on the Website is provided to you AS IS for your information and personal use and may not be sold / licensed / shared on other websites without getting consent from its author. Content is provided to you AS IS for your information and personal use only. Download presentation by click this link. While downloading, if for some reason you are not able to download a presentation, the publisher may have deleted the file from their server. During download, if you can't get a presentation, the file might be deleted by the publisher.

E N D

Presentation Transcript


  1. Ogiteeka ku meeza. You put it on the table.

  2. You put it in the bag. • Ogiteeka mu nsawo.

  3. You put it in the box. • Ogiteeka mu ssanduuko.

  4. You put it near the book. • Ogiteeka kumpi n'ekitabo.

  5. You don't put it on the floor. • Togiteeka wansi.

  6. Where do I put my shoes? • Engatto zange nziteeka wa?

  7. Have you seen my child? He/she’s here. / I don’t see him/her. • Omuwana wange omulabyeko? • Ans: Wuuno. / Simulaba.

  8. Have you seen my children? They are here. / I don’t see them. • Abaana bange obalabyeko? • Abaana bang_obalabyeko? • Ans: Baabano. / Sibalaba.

  9. Have you seen my walking stick? It is here. / I don’t see it. • Omuggo gwange ogulabyeko? • Omuggo gwang_ogulabyeko? • Ans: Guuguno. / Sigulaba.

  10. Have you seen my walking sticks? They are here. I don’t see them. • Emiggo gyange ogirabyeko? • Ans: Giigino. Sigiraba.

  11. Have you seen my book? It is here. • Ekitabo kyange okirabyeko? • Ekitabo kyang_okirabyeko? • Kiikino.

  12. Have you seen my books? They are here. • Ebitabo byange obirabyeko? • Ebitabo byange obi_abyeko? • Biibino.

  13. Have you seen my watch? It is here. • Essaawa yange ogirabyeko? • Essaawa yang_ogi_abyeko? • Yiino.

  14. Have you seen my shoes? They are here. • Engatto zange ozirabyeko? • Engatto zang_ozirabyeko? • Ziizino.

  15. Have you seen my egg? It is here. • Eggi lyange olirabyeko? Liirino. • Eggi lyange oli_abyeko? Lii_ino.

  16. Have you seen my eggs? They are here. • Amagi gange ogalabyeko? • Amagi gang_ogalabyeko? • Gaagano.

  17. Have you seen my dress? It is here. • Olugoye lwange olulabyeko? • Olugoye lwang_olulabyeko? • Luuluno.

  18. Have you seen my clothes? They are here. • Engoye zange ozirabyeko? • Engoye zang_ozi_abyeko? • Ziizino.

  19. Have you seen my bicycle? It is here. • Akagaali kange okalabyeko? • Akagaali kang_okalabyeko? • Kaakano.

  20. Have you seen my bicycles? They are here. • Obugaali bwange obulabyeko? • Obugaali bwang_obulabyeko? • Buubuno.

  21. Where did you buy that bicycle? I bought it in Kampala. • Akagaali ako wakagula wa? • Akagaali ako wakagula wa? • Nakagula mu Kampala.

  22. Where did you buy that book? I bought it in Ntinda. • Ekitabo ekyo wakigula wa? • Ekitab_ekyo wakigula wa? • Nakigula mu Ntinda.

  23. Where did you buy those books? I bought them in Nairobi. • Ebitabo ebyo wabigula wa? • Ebitab_ebyo wabigula wa? • Nabigula mu Nairobi.

  24. Where did you buy that walking cane? I bought it in Kampala. • Omuggo ogwo wagugula wa? • Omugg_ogwo wagugula wa? • Nagugula mu Kampala.

  25. Where did you buy that watch? I bought it in Kampala. • Essaawa eyo wagigula wa? • Essaaw_eyo wagigula wa? • Nagigula mu Kampala.

  26. Where did you buy that egg? I bought it in Kampala. • Eggi eryo waligula wa? • Egg_e_yo waligula wa? • Naligula mu Kampala.

  27. Where did you buy those eggs? I bought them in Kampala. • Amagi ago wagagula wa? • Amag_ago wagagula wa? • Nagagula mu Kampala.

  28. Where did you buy those fruits? I bought them in Kampala. • Ebibala ebyo wabigula wa? • Ebibal_ebyo wabigula wa? • Nabigula mu Kampala.

  29. Where did you buy those shoes? I bought them in Kampala. • Engatto ezo wazigula wa? • Engatt_ezo wazigula wa? • Nazigula mu Kampala.

  30. Where did you buy that shirt? I bought it in Kampala. • Essaati eyo wagigula wa? • Essaat_eyo wagigula wa? • Nagigula mu Kampala.

  31. Do you like this bicycle? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Akagaali kano okaagala? • Akagaali kan_okaagala? • Yee, nkaagala. / Nedda, sikaagala.

  32. Do you like this pencil? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Ekkalaamu eno ogyagala? • Ekkalaam_en_ogyagala? • Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala.

  33. Do you like this watch? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Essaawa eno ogyagala? • Essaaw_en_ogyagala? • Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala.

  34. Do you like this bread? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Omugaati guno ogwagala? • Omugaati gun_ogwagala? • Yee, ngwagala. / Nedda, sigwagala.

  35. Do you like this coffee? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Kaawa ono omwagala? • Kaaw_on_omwagala? • Yee, mmwagala. / Nedda, simwagala.

  36. Do you like this book? Yes, I like it. / No, I don't like it. • Ekitabo kino okyagala? • Ekitabo kin_okyagala? • Yee, nkyagala. / Nedda, sikyagala.

  37. great strength • amaanyi mangi

  38. a powerful virtue • mpisa ya buyinza

  39. all other people • abantu abalala bonna • Abant_abalala bonna

  40. all life • bulamu bwonna

  41. in conflict • mu bukuubagano

  42. in all circumstances • mu buli mbeera

  43. The happiness/joy of one person • Essanyu ery’omuntu omu • Essanyu e_y’omunt_omu

  44. The happiness/joy of all people • Essanyu ery’abantu bonna • Essanyu e_y’abantu bonna

  45. The hurt of one person • Okulumwa okw’omuntu omu • Okulumw_okw’omunt_omu

  46. The hurt / pain of all others • Okulumwa okw’abalala bonna • Okulumw_okw’abalala bonna

  47. The honour of one person • Okugulumizibwa okw’omuntu omu • Okugulumizibwa okw’omunt_omu

  48. The honour of all people • Okugulumizibwa okw’abantu bonna

  49. Stand up! Did you stand up? Yes, I stood up. • Yimirira! • Oyimiridde? Yee, nnyimiridde.

  50. Go to the [black]board! Did you go to the blackboard? Yes, I went to the blackboard. • Genda ku lubaawo! • Ogenze ku lubaawo? Yee, ŋŋenze ku lubaawo.

More Related